Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 38 listening Simba FM Live

banange obukadde 49 bungi – Lukwago

December 7, 2018 · Mubiru Ali

Loodi Mmeeya wa Kampala Erias Lukwago awakanya ekya kkooti okumulagira okusasula obukadde 47 n’ekitundu eri bapuliida ba Nankulu wa Kampala Jennifer Ssemakula Musisi mu musango gweyatwala mu kkooti ng’awakanya eky’okumutwalako obuyinza bwe.
Mu musango, Lukwago teyamatira na nsala era yeeyongerayo mu kkooti ng’awakanya oky’okumusasuza ensimbi zino ng’engassi.