BANANGE MUNSOYIWE ZAALI NTALO ZA FACEBOOK – ISMA OLAXESS

https://youtu.be/ACzem0WPXeI
Tusuubira Isma aka Isma Olaxess aka Isma Kalevu aka Jajja Iculi1; “Mwasuze mutya Bannayuganda okwetoloola ensi yonna, njagala okutwala omukisa guno okumenywawo byonna ebirabikira mu katambi akatambuzibwa nga ngamba nti natta Dans Kumapeesa (RIP). Dans nali simumanyi ngomuntu era samusisinkanako nabwekityo nali simulinaku buzibu bwonna obwandindeetedde okumutta era njagala okubategeeza nti zino zaali ntalo za yintaneeti na facebook. Mu kaseera ako ssaali na mu Yuganda nali mu Sweden.
Ekiragibwa mu vidiyo enyimpi etambuzibwa si kyenali ngamba era ayagala okumanya kyenali njogera osobola noonya vidiyo eno ku Youtube. Bino byonna ebitambuzibwa baagala kwonoona linnya lyange.” https://youtu.be/ACzem0WPXeI
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply