Breaking
News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna! News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa kutinta ne leero girindirire ku nnya ekiro ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga bafaafaagana
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 1,058 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Banage muntaase mponye basajja bange – Kakwenza

April 11, 2022 · Mubiru Ali
Omuwandiisi w’ebitabo Kakwenza Rukirabashaija avuddeyo nasaba abantu ab’ekisa okumuduukirira n’ensimbi asobola okutaasa bataayi be abamutaasa nebamweyimirira kuba Kkooti yesomye okubakwata ebasibe singa tebasasula ssente obukadde 10 buli omu bwebukadde 40 bonna awamu.
Bano balemererwa okuleeta Kakwenza mu Kkooti gwebeyimirirwa. Ono agamba nti anoonya abantu 5000 nga baweereza nnusu 8000 buli omu.