Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 132 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bana Bakubiddwa omuti, omu afudde.

December 8, 2015 · Mubiru Ali

Entiisa esannyalazza abatuuze ku kyalo ekimu mu Disitulikiti ye Kibaale, abasajja bana bwebakibuddwa omuti gwebabadde batema, omu n’afiirawo ate abasatu ne bamenyeka emikono n’amagulu era baddusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka.

Mustafa Mugambe yaafiiriddewo era omulambo police egututte mu ddwaliro okwongera okwekebejjebwa.