BAMWINE AFUUKIDDE AB’E MASAKA EKYAMBIKA:

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Akulira oludda oluvuganya Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform era Omubaka wa Nyendo Mukungwe Hon Mathias Mpuuga Nsamba; “Olwaleero wikendi ngimazeeko nabantu bange benkiikirira. Ddala omuggalo gunyigirizza bizineesi zaabwe naye ate ekisinga okubamalako emirembe byebiragiro bya RCC wa Masaka Fred Bamwine ate ebikontana nebyo ebyaweebwa mukama we wamu nebya Ministry of Health- Uganda. Mbawadde amagezi ebya Bamwine babyesonyiwe bagoberere ebya Minisitule.”
Share.

Leave A Reply