Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 261 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bamutuze n’avundira mu nju – Jinja

July 20, 2017 · Mubiru Ali

Abatuuze ku kyalo Lwino ekiri mu ggombolola y’e Busidi mu Disitulikiti y’e Jinja baguddemu ekikangabwa bwebagudde ku mulambo gwa mulirwana waabwe  nga gutandise okuvunda oluvannyuma lw’okutugibwa. 

Tatuma Patrick ow’emyaka 63 yabula ennaku nnya  emabega naye enkya ya leero abatuuze bazudde nti ensowera zinyookera mu nnyumba ye nga kwotadde n’ekivundu ekiyitirivu.