Breaking
News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta. News: Tubaagaliza olunaku lwamefuga olulungi.
ON NOW Gasimbagane ▶ UP NEXT Weekend Taxi 12:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 1,461 listening Simba FM Live
gasimbagane show photo

On Air

Gasimbagane

Peter Kibazo

10:00 AM - 12:00 PM 10:00 AM - 12:00 PM

Bamuturaki tafuna nga transcript ye okuva lweyatikkirwa mu 1994 – COSASE

August 18, 2022 · Mubiru Ali

Ababaka abatuula ku Kakiiko ka Palamenti aka COSASE olwaleero bawuunikiridde bwebakitegeddeko nti CEO wa Uganda Airlines Jenifer Bamuturaki bwabategeezezza nti okuva lweyattikirwa mu 1994 mu Makerere University ddiguli ya SWASA nokutuusa olunaku olwaleero emyaka 28 egiyise tafunanga Transcript ye. Ono era agamba nti ‘result slip’ ye eya S.4 yamubulako tagirina.