Bamuturaki nnyonyola ku nsimbi obukadde 50 ezakuweebwa okugenda ebweru gyotagenda – Hon. Ssenyonyi

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Akakiiko ka Palamenti akakubirizibwa Omubaka Munnakibiina kya National Unity Platform Joel Ssenyonyi olunaku olwaleero kasabye CEO wa Uganda Airlines Jennifer Bamuturaki annyonyole ku nsimbi US$12,750 eza Yuganda obukadde 50 eza muweebwa nga per diem ngalina okugenda mu nsi ezenjawulo wabula ngono teyalinnyayo yadde.
Bamuturaki mukwanukula akakiiko abagambye nti ajja kubaddamu mubuwandiike.
Share.

Leave A Reply