bamusanze mufu

Entiisa ebutikidde abatuuze b’e Kitukutwe mu muluka gw’e Kimwanyi Ward 1 mu Divizioni y’e Kira mu Munisipaali y’e Kira Oluvannyuma lw’abantu okugwa ku mulambo gwa mutuuze munnaabwe Paul Ssemakula 24 abadde omuvuzi wa Taxi ku steegi e kyaliwajjala ng’afiiridde mu nnyumba.
Omulambo gwa Ssemakula gwalabiddwa baliraanwa be nga bano basoose kuwulira kivundu nga kiva mu muzigo gwe kwosa n’ensweera ezibadde ziyingirira okumukumu nga ziyita mu bumooli kyoka nga bamaze ennaku satu nga tebamulaba kwekumenya olujji ne basanga nga mufuy wa jjo.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Obubizzi obwambaziddwa emijoozi gya kyenvu busuuliddwa ku State house.