Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 440 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bamusanze ayagala kusobya Ku baana

January 20, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi ekutte omusajja eyasangiddwa lubona ng’aggyeyo ebitundu by’ekyama asobye ku baana abawala beyasanze nga bazannya.
Roger Kwobe omutuuze w’e Mulago y’asimattuse okugajambulwa abatuuze b’omu Good Hope Zooni e Makerere Kavule abaamulabye ng’aggyamu engoye asemeberera abaana ne bakuba enduulu ezaasombodde abantu ne bamukwata. Ono olutuuse ku Poliisi akirizza ebimuvunaanibwa n’ategeeza nti kituufu abadde agenda kukwata abaana naye kirabika aliko ekikyamu ku mutwe era n’asaba bamusonyiwe.