Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 308 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Bamumizizza omusu lwakuteeberezebwa kubba matooke.

April 17, 2016 · Mubiru Ali

Kamadi Mubiru y’akwatiddwa lubona n’enkota za amatooke zabbye abatuuze nebamukuba emigoba nte egimuggye mu budde.ย 

Bino bibadde ku kyalo Katabazi mu gombolola ye Kangulumira mu Disitulikiti ye Kayunga. Abatuuze ย ku kyalo kino bagamba nti baludde nga bakwata Kamadi ngabba emmere yaabwe naye nga bamusonyiwa, ate olulala yatwalibwa ku Police kyokka naateebwa ate bweyadda naatanula okubeewaanirako.

Police ye Kayunga ezze bukubirire neggyawo omulambo n’egutwala mu ggwanika ly’eddwaliro lye Kayunga.