Breaking
News: Gaagano amawanga gabantu nga go gasinga kwagala basajja baavu okuwasa bawala baabwe kuba abasajja abaavu balina kye babafunamu ekinene ennyo. News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 345 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

Bamukutte n’enjaga mu bitundu bye ebyekyaama

February 7, 2022 · Mubiru Ali
Ekitongole kya Uganda Police Force ekirwanyisa okukusa ebiragalagala ku Kisaawe ky’ennyonyi Entebe kyakutte Munnayuganda Birungi Carol 26, oluvannyuma lwokumukebera nasangibwa ne pellets 90 eza heroin mu bitundu bye ebyekyaama.
Birungi yayimiriziddwa bweyabadde agezaako okwolokera Buyindi.