Bamukutte n’ebyambalo bya Poliisi

Poliisi y’e Wandegeya ekutte Wabudambi Amos Chema omutuuze w’e Kamwokya Church road Zone lwakweyita musirikale waayo ali kuddaala lya Cadet/Asp.
Ono abadde ayambala ekyambalo kya Cadet/Asp nga kiriko erinnya Makobi. Ono agenda kuvunaanibwa omusango gw’okusangibwa n’ebyambalo by’ekitongole kya Gavumenti wamh n’okweyita kyatali.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
poliisi eyimirizza abaccayina abasima omusenyu