bamukutte lwakuba sitampu njingirire

Omubaka wa Pulezidenti e Kawempe Deborah Nabukenya nga ali wamu ne Poliisi bakoze ekikwekweto nebakwata Isma Nsanja nga ono mumyuka wa ssentebe wa LC1 mu Ssebina Zooni Jafaali Ssengendo wamu ne Hirare Natuha ku bigambibwa nti babadde bagingirira sitampu ezikubwa ku biwandiiko by’abantu eby’enjawulo.
Owa LC Livingstone Muyanja omu ku balumiriza Nsanja yategeezezza nti bwe baagenze mu ofiisi ya LC mu Ssebina zooni Nsanja yabasabye 20,000/- buli omu n’abasuubiza nti empapula agenda kuzibatwalira ewa Diso azikubeko sitampu ate Shamim Namutebi yagambye baamuggyeeko 50,000/-.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

Top Reviews

More Stories
Katikkiro yasisinkanye abaami b’amasaza wamu n’abamyuka baabwe