bamukubye mizibu lwakubba kasawo k’omukazi

Omusajja atanategerekeka akubiddwa mizibu oluvannyuma lw’okukwatibwa nga abbye akasawo k’omukazi ku Ppaaka empya nadduka nga ayolekera Nabugabo.
Oluvannyuma Poliisi ezze nemutaasa ku bantu ababadde bataamye obugo nga bamukubye naggwa mu kinnya Poliisi gyemunyuludde.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Omubaka agudde ku kabenje