Bamubbyeko Boda omulambo nebagusuula mu kibira

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Police e Luweero eri ku muyiggo gwa bantu abatannategeerekeka abakkidde omugoba wa Bodaboda nebamumiza omusu ne Ppiki ye nebakuuliita nayo era nga ono abadde mutuuze ku kyalo Mazzi ekisangibwa mu Ggombolola y'e Kamila mu Disitukikiti y'e Luweero.

Omulambo gw'owa Bodaboda gubadde tegukubikangako kimunye okumala ennaku ssatu era nga baagusanze mu kibira mu ggombolola y'e Kalongo mu Disitulikiti y'e Nakasongola. Kitalo !!

 

 

Share.

Leave A Reply