Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
Bammemba ba ULC abaggya basunsuddwa
April 19, 2022 · Mubiru Ali
Omumyuuka wa Sipiika Thomas Tayebwa enkya yaleero akuliddemu akakiiko akasunsudde abantu abalondeddwa okuli; Hajjat Madina Nsereko Ntale ne Tom Fisher Kasenge, nga ba mmemba abaggya ku kakiiko k’ettaka aka Uganda Land Commission.