Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 187 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Bammemba ba ttiimu ya Palamenti eyebyemizannyo nabo bakungubagidde abadde Omubaka Omukyala owa Disitulikiti ye Kalangala Munnakibiina ki National

April 22, 2026 · Radio Simba

⚽ Bammemba ba ttiimu ya Palamenti eyebyemizannyo nabo bakungubagidde abadde Omubaka Omukyala owa Disitulikiti y’e Kalangala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. Helen Nakimuli. Nakimuli abadde muzannyi mu ttiimu ya netball ne basketball ebya Palamenti era nga yeyali kkaputteeni wa ttiimu ya Volleyball eyakikirira Uganda mu mpaka za East African Community Inter-Parliamentary Games.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News