Baminisita lwaki temulabikako mu ntuula – Sipiika

Sipiika wa Palamenti Anitah Among avuddeyo nalaga obwennyamivu kukyokuba nti Baminisita tebalabiseeko mu Palamenti olunaku olwaleero so nga waliwo ensonga ezomuzinzi zebalina okwogerako wabula omu yekka yalabiseeko.

0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply