Breaking
News: Hon. Zambaali Bulasio Mukasa News: Omubaka akiikirira Nansana Municipality mu Palamenti Munnakibiina ki National Unity Platform Zambaali Bulasio Mukasa avuddeyo nasaba Gavumenti News: Minisita wAmawulire, Okukunga Abantu era Omwogezi wObwakabaka, Oweek.
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 817 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Baminisita abegabira amabaati g’e Karamoja leero lwebatandika okukunyizibwa

February 27, 2023 · Mubiru Ali
Akakiiko akalwanyisa obukenuzi wamu n’obuli bw’enguzi okuba maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda olunaku olwaleero lwekatandika okukunya Abakungu wamu ne Baminisita mu Gavumenti abagabana amabaati agaali agabayinike mu bitundu by’e Karamoja.
Bano balina okunnyonyola engeri gyebatuuka okufunamu amabaati gano, lwaki bagafuna, baali bagenda kugakozesaaki.