Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 245 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

bamenye ebiyumba by’enkoko

November 9, 2018 · Mubiru Ali

Bawannyondo ba kkooti nga bayambibwako poliisi n’Amagye bakedde ku makya ne bamenya ebiyumba by’enkoko ekikaabizza abantu amaziga.
Bino byabadde ku kyalo Ssindo Kibungo Lc 1 Mu Gombolola y’e Gombe mu Disitulikiti y’e Wakiso.
Enkoko ezisoba mu 700 zeezibadde mu biyumba bino wabula nga ezafudde zaabadde 100.
Mukyala Sharon y’akaabye amaziga oluvannyuma lw’okufiirwa enkoze ng’obutakkaanaya buva ku ku ttaka.