Breaking
News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako News: Olutindo -Kakande- Kivumbi tanatereera. Balaam tamanyi kyakola, kati awoze order mbu yali advise. News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Tukulinze
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing · 228 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bamafiya babba bbanka yange – Sudhir

August 26, 2019 · Mubiru Ali
Dr. Sudhir Ruparelia nga ayogerako eri Bannamawulire oluvannyuma lwa kkooti etawulula enkaayana z’ebyenfuna okusala omusango nga egamba nti Sudhir Bank enkulu yamuwawabira mu bukyaamu. Sudhir ayongeddeko nti Bamafiya batwala bank ye era nga kati bamafiya bamaamidde eggwanga mu buli kannyomero ka ggwanga. Sudhir agamba nti bagamba nti bateeka obuwumbi 497 mu Crane Bank naye balemererwa okuvaayo okunnyonyola wa webaziteeka.