Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 318 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM
News

Balimwezo yetabye mu misinde gya Mengo SS

September 28, 2025 · Mubiru Ali

Enkumi n’enkumi z’abantu betabye mu misinde mubunabyalo egyategekeddwa ab’essomero lya Mengo Secondary School nekigendererwa ekyokukunganya ensimbi ezokuzimba Dinning Hall.

Mubadduse emisinde gino kubaddeko; Abazadde b’abaana ku ssomero lino, abaaliko abayizi ku ssomero lino, Bannabyabufuzi okuli Munnakibiina kya National Unity Platform Eng. Ronald Balimwezo Nsubuga eyegwanyiza ekifo kya Loodi Mmeeya ngono akubirizza abazadde okumalirira okusomesa abaana baabwe nokubakuutira okumanya Katonda ngakino kyakubafuula abakulembeze abalungi gyebujja.

Bya Martin Amayiko

#ffemmwemmweffe