balamu awandiisizza ekitongole kyobwannakyewa kyatuumye people power

Pulomoota Balaam Barugahare owa Balam Events awandisizza ekibiina kya People power ng’ekikye eky’obwannakyewa. Agamba nti kigenda kuyamba bakadde n’abakulanye mu myaka era yeesigaliza obuyinza okukozesa ekigambo kya ‘People Power’. Kinajjukirwa nti ekisinde kino kyatandikibwawo Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Amuriat akwatiddwa Poliisi e Tororo