Balam lekeerawo okulemesa ebivvulu byabalala ng’okola olugambo – Bajjo

#Wolokoso ne Sula Ssenyonga wamu ne Kakalaamu.
Osobola okumuwuliria ku: www.afkloud.com
Ekivvulu ekimanyiddwa nga ekyepukule Poliisi ekigaanyi ku bigambibwa mbu, nkiddamu mbu kirowoozebwa nti Bobi Wine ne Jose Chameleonebandiyimbayo ne kafuuka akaddaala k’ebyobufuzi. Wabula abategesi okuli Abtex ne Bajjo Eventz Clear Process bagamba nti Balam yabalemesa. Balam abawadde amagezi mugondere Gavumenti ya National Resistance Movement – NRM byonna bigenda kutereera. Bajjo agamba mbu teyewuunya Balam kuba akuze alya ku lugambo nti era yalemesa ebivvulu by’abalala.
Taata wa Fresh Kid UG Mutabaazi Paul aka FRESH DADDY ayolekedde okutwalibwa mu kkooti oluvannyuma lwa Producer mu Studio ya Bad Character okulemererwa okukuba eŋŋoma ezize nakozesa ey’omuyimbi omunnakenya mu luyimba lwa #Mazike ate neyo mu Jamaica mu luyimba lw’obuccupa. Lindirira

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Akalulu ka ba Ssentebe ba zi disitulikiti ne ba Kansala kutojjera.