Breaking
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 312 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Balaam oli mubi nnyo toyagaliza – Catherine Kusaasira

October 23, 2020 · Mubiru Ali
Oluvannyuma lw’omuyimbi Catherine Kusasira Sseruggaokuvaayo nategeeza nga bweyakyaawa omutegesi w’ebivvulu Balaam Barugahara Ateenyi olw’okubakuba ekikono mu National Resistance Movement – NRMn’okubeera nti yabakyayisa ye ne Bebe Coolewa Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveninti ensimbi zeyawanga Bebe Cool yagulirangamu Zuena ngoye na ddole, Balaam avuddeyo nafulumya ebiwandiiko kweyawolera Kusaasira obukadde 110.