Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule yanguwako ngobudde bukyaliyo wano e Bukoto ku Simba. News: Two children were killed and three others injured in a stabbing attack at Kalungu Bunga, Ggaba Parish in Makindye Division early Thursday morning. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Akawungeezi ka leero ŋŋenzeeko mu maka gomugenzi Alex Mukulu, okukubagiza abenju nabooluganda olwokuviibwako
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 360 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Balaam ne Bugembe bavuddeyo okuyamba Chandiru

September 16, 2019 · Mubiru Ali

Omutegesi w’ebivvulu Barugahara Balaam Ateenyi wamu n’omusumba w’abalokole Pastor Wilson Bugembe bavuddeyo okudduukirira omuyimbi abadde abikibwa kati enaku nga bbiri Jackie Chandiru. Ono abadde yadduka mu ddwaliro gyabadde ajanjabirwa, wabula ono azuuliddwa naye nga ali mu bulumi obutagambika.
Pastor Bugembe ne Balaam batandise kaweefube ow’okumusondera ssente okulaba nga afuna obujanjabi obutuukiridde asobole okudda mu mbeera ze.