BALAAM AJAGANYIZZA NGA BAKUTTE DEAN SAAVA LUBOWA

Ssaabavulu Barugahara Balaam Ateenyiavuddeyo ku kwatibwa kwa

Dean Lubowa Saava, ” Dean Lubowa Saava kawedemu, essaawa yeno okuggyayo obulimba bwo nga obadde osiiga ettosi abantu ba Katonda abalungi. Laga obukakafu ku bantu bobadde oyogerako ebikikinike nga oyagala okubafunamu ssente;
1. Captain Kasami byewamwogeddeko ebikikinike.
2. Billionaire

Dr. Sudhir Ruparelia

byewamwogerako ebikikinike.

3. Balaam okubba ettaka lya Namasagali College.
4. Afande Mugenyi okubba ettaka.
Ekyokwogerako ku bantu ebikikinike kirina okukoma olwokuba oyagala okubaggyako ssente. Abavubuka tukole okusinga okwagala okufuna ssente ezamangu obudde bwonna. Mwebale nnyo CID, CMI wamu n’ebitongole ebirala ebyenyigiddemu.”

Leave a Reply