Omu ku bakyala b’omugenzi Hon. Ssegiriinya Muhammad aka Mr Updates nga ye Akandida Twahil ng’ono agamba nti yakulira abaali bakyala b’Omubaka avuddeyo nalangirira nga bwavudde mu lwokaano lw’akalulu kokujjuza ekifo ky’Omubaka wa Kawempe North nalangirira nti ye ne banne begasse kuyaweereddwa Kkaadi y’ekibiina kya National Unity Platform Erias Luyimbaazi Nalukoola okumuwenjeza akalulu.
Akandida akwasizza Nalukoola ekitabo n’akatambi akalimu ebyo byonna Ssegiriinya byeyali ateekateeka okukolera Bannakawempe North.
Bya Martin Amayiko
#ffemmwemmweffe