Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,003 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bakutte owa Booda Booda nennyama

September 20, 2020 · Mubiru Ali

Omugoba wa booda booda awonedde watono okuttibwa abatuuze ababadde batandise okumugajambula oluvannyuma lw’okumusanga ngasiba ekisambi ky’ennyama y’ente ku piki piki ngagigya mu nsiko abatuuze gyebekengedde nti kirabika nzibe ate nga ne piki piki tebaddeeko nnamba.
Bino bibadde ku kyalo Kavule Ku kukumi n’omusanvu, mu Gombe division, Nansana municipality, mu Disitulikiti y’e Wakiso.