Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso. News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing Simba FM Live

Bakutte omusomesa nga azannya zaala n’okunywa waragi mu budde bw’okusomesa

July 17, 2018 · Mubiru Ali

Abazadde wamu n’abakulembeze ba Alelibanya Primary School mu district y’e Kole bakutte omusomesa Nelson Odongo ne bamutwala ku Poliisi Post y’e Agege gwebasanze nga anywa waragi wamu n’okuzannya zaala mu budde z’okusomesa.

Obuzibu bwatandise oluvannyuma lwa Odongo bweyalwaye nga bamukubye mu zaala so nga neyabadde amubanja yabadde ayagala ssente. Ono bamuwambyeko engatto okusobola okwesasula.