Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 352 listening Simba FM Live

Bakutte omusirikale wa Poliisi e Kenya abadde ayesa empiki z’omukwano n’omulwadde wa #COVID-19

July 17, 2020 · Mubiru Ali
Uganda Police Force evuddeyo nesambajja ebiabadde bitambuzibwa ku social media nti omusirikale waayo yakwatiddwa nga yegadanga n’omulwadde wa #COVID-19 mu quarantine mu Agricultural Training College nti tebyabadde Uganda nti wabula mu Busia County e Kenya nti era Omusirikale eyakwatiddwa Munnansi wa Kenya.