Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 485 listening Simba FM Live

Bakutte omusajja n’omutwe gw’omuntu ku Palamenti

September 14, 2020 · Mubiru Ali
Wabaddewo akasattiro ku Lukiiko Olukulu olw’eggwanga Ab’ebyokwerinda bwebadde bakwata omusajja agambibwa okuba nga abadde n’omutwe gw’omuntu mu nsawo nga kigambibwa nti abadde agutwala omu offiisi ya Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga.
Ono omutwe abadde aguzinze mu kaveera k’ebirabo nga abadde alagiddwa okugutwala mu Offiisi ya Sipiika.