Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 823 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bakutte obululu obulala e Hoima

September 26, 2019 · Mubiru Ali
Forum for Democratic Change evuddeyo netegeeza nti waliwo obululu obukwatiddwa nga bumaze okulondebwa ku Polling Station y’e Kibaire Poliing Station mu Parish y’e Bulindi mu ggombolola y’e Kyabigambire nga bubadde butambuzibwa mu motoka ekika kya Harrier.