Bakutte ebizigo eby’obulabe nga bikukusibwa

Ekitongole ekirwanyisa okukusa ebintu mu kitongole ekisolooza emisolo ekya Mpondwe Enforcement kyakutte cartons z’ebizigo ebya Carol Light, Coco Pulp ne Beautyon nga bino byabadde bitambuzibwa mu motoka ekika kya Premio nnamba UAS 198R.

Abakugu mu by’ensusu bagamba nti ebizigo bino byabulabe eri ensusu z’abantu kuba birimu ekirungo kya Hydroquinone ekireeta Cancer.

Tegezaako Mukwano ggwo

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
tujja kulwanirira ben kiwanuka – dp