Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 515 listening Simba FM Live

Bakutte babiri ne sitiika enjigirire

April 25, 2020 · Mubiru Ali

Poliisi ya Jinja Road olunaku lw’eggulo yakutte abantu babiri kubigambibwa nti benyigidde mukukuba sitiika za #COVID-19 enjingirire.Olunaku lw’eggulo Poliisi yakutte Julius era bwebamukunyizza yabatutte e Namungoona Zone 1 mu Luyinja ewa Dickson Mugarura, era bwebayazizza amaka ge nebasangamu sitiika 29 enjingirire.