Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 511 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

bakutte abooza mu bitabo ku nasser

February 19, 2019 · Mubiru Ali

Ekitongole ekikuuma obwannannyini bw’abantu Abawandiika ebitabo n’ababikuba ekya Uganda Registration Service Bureau nga kiri wamu ne Poliisi bakoze ekikwekweto mu Kampala ku luguudo lwa Nasser mwebakwatidde abantu 4 bano nga balangibwa okwokesa mu bitabo by’abayiiya nga tebafunye lukusa.
Akuliddemu ekikwekweto kino ASP. Tumuhairwe Alex yalagidde basajja be okusumulula ekyuuma ekyasangiddwa nga kikozesebwa okwokesa mu bitabo.
Wabula kino kireseewo akanyolagano wakati w’abakubi b’ebitabo ne Poliisi nga bawakannya eky’okusumulula machine gyebagamba nti yabukade nabukade bwa nsimbi nti era sikyabwenkanya okugyonoona.