Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 463 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

bakutte abasawo lwa bubbi e jinja

January 22, 2019 · Mubiru Ali

Abakungu abalondoola ebyobulamu muggwanga nga bakolera wansi w’amaka g’omukulembeze w’eggwanga kati bakakwata abasawo 13 mubbanga lya sabbIiti namba nga bakola okunoonyereza kuddwaliro ekulu e Jinja.
Abakungu bano nga bakulirwa Dr Jackson Ojera bagamba abasawo kuddwaliro lino babade basusizza engalo empavu nga kumpi babba buli kimu.
Bino abyogedde mululiiko lw’abantu babulijjo lwayise ku kitebe kya Disitulikiti nga ayanja alipoota kubyebakazuula era nabatuuze nabo baweereddwa omukisa okubuulira abakakiiko engeri abasawo gyebeyisaamu.