Breaking
News: Tamale Aloysius aka Young Mulo ne munne Mugisha JohnBosco baweereddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 150 lwakutta bavuzi ba booda booda nokubba News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 317 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bakutte abantu 4 okuva mu offiisi ya Ssaabaminisita

August 4, 2021 · Mubiru Ali
Akulira akakiiko akalwanyisa obuli bwenguzi n’obukenuzi okuva mu maka g’omukulembeze w’eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda Col. Edith Nakalema avuddeyo nategeeza nga Uganda Police Force bwekutte 4 ku 9 okuva mu offiisi ya Ssaabaminisita abagambibwa nti benyigira mukugula emmere etali ku mutindo wamu n’ebintu ebirala ebiririrwamu obuwumbi 10 nga bino byali by’abantu be Kasese abakosebwa amataba.
Kino kizze oluvannyuma lw’ekiragiro ekyakolebwa Ssaabaminisita Rt Hon Robinah Nabbanja eri akakiiko ka State House Anti-Corruption Unit okunoonyereza ku nsonga eno.