bakutte abaana 7 e burundi lwakuzanyira ku kifaananyi kya pulezidenti

Ab’obuyinza e Burundi baakutte abaana b’essomero 7 wiiki ewedde lwakudda mu Kifaananyi ky’Omukulembeze w’eggwanga Pierre Nkurunziza ekiri mu katabo kebalina okusoma nebakisazasazaamu. Bano basiimbiddwa mu maaso g’omulamuzi mu mambuka ga pulonvinsi y’e Kirundo.
Bana ku bbo bateereddwa, ate abalala abasatu nebavunaanibwa omusango gw’okuvvoola omukulembeze w’eggwanga, era nga bano singa gubasinga bandikaligibwa emyaka 5.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Poliisi eyimirizza ebivvulu bya Bobi Wine