Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 1,556 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bakubye omusirikale wa UPDF nebamuggyamu eriiso e Gulu

April 12, 2020 · Mubiru Ali

Col. Mbusi okuva mu kibinja ky’eggye lya Uganda People’s Defence Force eky’okuna akyaliddeko ku Pte. Niwanyine Alex mu Ddwaliro e Gulu gyapooceza n’ebiwundu oluvannyuma lwokulumbibwa Abantu abamukubye nebamuggyamu eriiso bweyabadde ateekesa ebiragiro bya Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni mu nkola enyokuziyiza ekirwadde Kya #COVID-19.