Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Bakojja ba Kabaka begaanye okugoba abantu ku ttaka
November 16, 2018 · Mubiru Ali
Ba kojja ba Kabaka ba Kisosonkole beeganye okutunda ettaka eriwerako yiika 159 eri mwana muwala Natasha Kalenga ow’emyaka 28 ono ng’atandise okugoba abantu ku ttaka lino erisangibwa e Namavundu ku lwe Gayaza mu disitulikiti yโe Wakiso.
Namukadde Luphas Kisosonkole owemyaka 85 yaasoose okwegaana Kalenga ngagamba mu kusooka n’omukono oguli ku ndagaano si gugwe era nga yeewuunya wa gyeyajjja abaamuteerako omukono.