Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba.
News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
Bakiwagi ba NRM basisinkanye Omukulembeze w’eggwanga
July 17, 2020 · Mubiru Ali
Ababaka ba National Resistance Movement – NRM bakiwagi abawakanya ebintu ebyenjawulo ebibadde bireetebwa ekibiina kyabwe basisinkanye Ssentebe w’Ekibiina Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni nebamusaba abasonyiwe.
Pulezidenti Museveni yabaanirizza okusobola okukiraba nebakomawo nabategeeza nti wakutwala ensonga yaabwe mu Central Executive Committee.