Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 294 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Bakansala be Ssembabule bali mubwelarikirivu

April 4, 2019 · Mubiru Ali

Bakansala 15 abava mu magombolola amapya 9 abagenda okukiika ku Disitulikiti y’e Ssembabule bavuddeyo nebalaga obweralikirivu nti bandiba nga tebagenda kusasulwa olw’okuba Disitulikiti teyabateeka mu mbalirira y’omwaka gw’ebyensimbi nga kati giweze emyezi 10 bukyanga balondebwa wamu n’ezo zebalina okweyambisa okukola emirimu mu bitundu byabwe tebazirabako.
Bino byonna babyogeredde mu lutuula lwa kkanso nga ekubiriziddwa amyuuka omukubiriza wa kkanso Olivia Nakayiwa nga babadde banjula embalirira y’ebeynsimbi ey’obuwumbi 26 era olumaze okugisoma neweerezebwa mu bukiiko ekubaganyizibweko ebirowoozo.