Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa.
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu
News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
Bajjo atwaliddwa ku kkooti ya Buganda Road
June 18, 2019 · Mubiru Ali
Munnamateeka Erias Lukwago avuddeyo nategeeza nti oluvannyuma lw’okulindirira akabanga akawerako ku kkooti e Nakawa bategezeddwa okuva ku kitebe kya SIU e Kireka nga Andrew Mukasa aka Bajjo Eventz Clear Process bwagenda okusimbibwa mu maaso g’omulamuzi ku Kkooti ya Buganda Road.