Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 176 listening Simba FM Live

Bajjo alaajana, Nyanzi antiisatiisa

May 30, 2020 · Mubiru Ali

#Wolokoso;
Omutegesi w’ebivvulu Mukasa Andrew aka Bajjo Events Tv Clear Process avuddeyo neyekubira enduulu ku Poliisi ya Kira Road nga agamba nti Chairman Nnyanzi Fred Ssentamu akulembeddemu abavubuka nebamulumba e Kamwokya nebakuba emotoka ye saako n’okumutiisatiisa okumutta nga bamulanga byeyayogedde nti ye ajja kuwagira Bobi Wine so ssi baganda be.