Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 361 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Bajjo adiziddwayo ku alimanda

June 25, 2019 · Mubiru Ali
Omutegesi w’ebivvulu Andrew Mukasa aka Bajjo Eventz Clear Process agaaniddwa okweyimirirwa omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Stellah Amabirisi. Omulamuzi okugaana kivudde ku muwaabi wa Gavumenti okuwakanya okweyimirirwa kwa Bajjo nga agamba nti ajja kulemesa okunoonyereza kwa Poliisi era nga ayinza n’okuddamu okukuma mu bantu omuliro. Ono aziddwayo okutuusa nga 5-July-2019.