Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 365 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Bagyenda ne banne baweereddwa ekibonerezo kya myaka 32

February 17, 2020 · Mubiru Ali

Omulamuzi wa Kkooti enkulu Moses Kazibwe olunaku olwaleero asingisizza Mutabani wakulira ekitongole kua ISO Col. Frank Bagyenda, Brian Bagyenda omusango gw’okutta muganzi we Enid Twijukye 22, mu January 2016. Bagyenda wamu ne banne okuli Innocent Bainomugisha 24, nga cleaner ne Vincent Rwahwire 28, basaliddwa ekibonerezo kyakusibwa emyaka 32.