Breaking
News: Okwewandiisa mu Ngule kugenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. Yanguwako tukulinze. News: Hon. Amelia Kyambadde atabukidde eyali Omubaka Hon. News: OLUTINDO-Hon. Ssekitooleko-Omusolo gwowa olina gulabira Mulago mu Ddwaliro! Omusolo gususse gulagawa
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 342 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

Bafumise owa Boda ekiso n’afiirawo Ppiki nebagireka – Mityana

October 11, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Munisipaali y’e Mityana eri ku muyiggo gwa kibinja kya bavubuka abatannategeerekeka abakkidde omuvuzi wa Bodaboda nebamumiza omukka omusu mu kiro ekikeesezza olwaleero.

Emmanuel Mukooza myaka 27 y’akoleddwako obulumbaganyi mu kiro ekikeesezza leero era kati z’embuyaga ezizakaza engoye oluvannyuma lw’okusanga ekibinja ky’abavubuka nebalemera mu kkubo wabula bw’ababuuzizza ensonga ebalemeza mu kkubo, omu ku bavubuka n’amufumita ekiso mu kifuba ate Ppikipiki nebagireka wo era Police y’eggyewo omulambo n’egutwala mu ggwakika ly’eddwaliro ekkulu e Mityana. Kitalo !