Bad Black atutte Gavumenti mu Kkooti lwabutamusasula ssente z’akalango

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sharita Namuyimbwa aka Bad Black avuddeyo naddukira mu Bannamateeka be nga ayagala Gavumenti emuliyirire obukadde 500 olw’okumokozesa akalango nga agamba ku bazzukulu ba Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni abawala okwewala ba Ddereeva ba loole nga tulwanyisa ekirwadde kya #COVID-19.

Bad Black agamba nti byonna ebyamusuubizibwa mpaawo kyamuweebwa. Bino mwalimu okumukolera entegeke okusisinkana Pulezidenti Museveni babeeko byeboogera.

Share.

Leave A Reply